Wegemese , Yambala akakokolo, Weyawule 💉💉 😷 📏

Wegemese , Yambala akakokolo, Weyawule 💉💉 😷 📏
Download Image

Sigala ng'okozesa enkola yokwewa amabanga, n'okwambala akakokolo nebwoba ng'oli munju yo ne mubifo ebyolukale.

Ebituufu

Newankubadde enkola eyokugema ekyagenda maaso, kirungi okwewaala abikolwa ebikuussa mukatyabaga osobole okwekuuma wamu nabalala. Sigala ng'oli wamu nabenjuyo wamu nabbo abagemeddwa mubujjuvu bwemuba muyina gyemunatambulirako. Mukunganire wabweru wewale n'olukale alwabangi, yambala akakokolo, kozesa edagaala eritta akawuka oba okunaba mungalo n'okusigala ngawewa amabanga. Kakasa nti munda mwobo'li oyingiza empewo ekumala, sigala ng'osa munkola ebiragiro byabyobulamu kukilwadde lumiima mawuggwe.

https://www.canada.ca/en/public-health/services/publications/diseases-conditions/covid-19-going-out-safely.html