Ekizibaawo ekimu tekirimala 💅.

Ekizibaawo ekimu tekirimala  💅.
Download Image

Ngabwekiri mukifo webalongoseza enjala, kyija kwetagisa okuddayo musabiiti entonotono nti enjalazo zikolwako nate ( nobwetangiro bwekirwadde lumiima mawuggwe bwebusaana.

Ebituufu

Beera mwetefutefu okutayiza lumiima mawuggwe ngofuna okugemebwa okwemirundi ebiri. Pfizer-BioNTech ogifuna emirundi ebiiri buli luvanyuma lwa sabiiti ssatu. Moderna - nayo ogifuna emirundi ebiiri buli luvanyuma lwa sabiiti nya. Oxford-AstraZeneca: neno ofuna okugemebwa okwemirundi ebiiri wakati we sabiiti munaana ne kkumi nebiiri. Novavax: nayo ogifuna emirundi ebiiri buli luvanyuma lwa sabiiti ssatu. Sputnik- nayo okugemebwa kwamirundi ebiiri buli luvanyuma lwa sabiiti ssatu. Coronavac: nayo okugemebwa kwamirundi ebiiri buli luvanyuma lwa mwezi gumu

https://www.healthline.com/health/why-two-doses-of-covid-vaccine#dosing-timeframe