Okutabula eddagala erigema kirungi kikkumi kukinakyo

Okutabula eddagala erigema kirungi kikkumi kukinakyo
Download Image

#PHAC egamba nti otabula eddagala erigema sikyabulabe ate ngakikola. Kikuwa ebwetangiro obwanamaddala okusobola okulwanyisa lumiima mawuggwe

Ebituufu

Okutabula eddagala sikyekipya enyo. Ebikka byeddagala ebyefanana okuva mumakolero agenjawulo byeyambisibwa singa entekateka eyobyobulamu ekyuka. Kino kikoleddwa nga ku influenza, hepatitis A, ne kubikka byendwadde endala mubiseera ebiyise. Okutabula eddagala erigema kikuyambako okufuna empiso yo eyokubiiri awatali kaseera kakulinda!

https://www.canada.ca/en/public-health/services/immunization/national-advisory-committee-on-immunization-naci/recommendations-use-covid-19-vaccines/rapid-response-interchangeability/summary.html