Mazima oba? Bulikaseera kebera kubikwata kulumiima mawuggwe.🦠

Mazima oba? Bulikaseera kebera kubikwata kulumiima mawuggwe.🦠
Download Image

Eriyo obubaka bungi obukwata ku lumiima mawuggwe, ngozingidemu ebyobulimba!. Kola okunonyereza okukkwo ozuule ekituffu ne kitali.

Ebituufu

Obiliimba: Eddagala erigema lumiima mawuggwe lireeta obuggumba AMAZIIMA: Obukakaffu obwanamaddala bulaga nti eddagala erigema lumiima mawuggwe telireeta buggumba. Abakazi abetaba mubyokunonyereza kubyokugemebwa lumiima mawuggwe basoboola okufuna embutto oluvanyuma lwokugemebwa.Obiliimba: Okunywa eddagala eritta akawuka mbu kisobozesa omubiri gwo obutakwatibwa lumiima mawuggwe. AMAZIIMA: Eddagala eritta akawuka lirina okukozesebwa nobwegenderezza okusobola okukattira kungulu kwoka. Lyabutwa nyo singa olinywa. Obuliimba: Okwambala enyo akakokolo kukuvirako okuyingiza empeewo embi nenungi ngatemala. AMAZIIMA: Okwambala enyo akakokolo kikuletera obutewulira bulungi newankubadde, tekikuvirako kuyingiza mpeewo mbi oba nenungi etamala. Wesigame nyo kubitongole bino wamanga nga PHAC, WHO nekya CDC osobole okufuna amawulire amatuffu kubya lumiima mawuggwe.

https://www.who.int/emergencies/diseases/novel-coronavirus-2019/advice-for-public/myth-busters