1. #Naaba mu ngalo ne sabuuni okumala obutikitiki 20 ate era ogezeko okukakanya okusasana kwakawuka. Bwoba tosooboal kunaba mungalo, kozesa eddagala eritta akawuka eririna ekipimo wakiri ekyenkanankana 60% ebyomwenge.
2. Bikka omumwa n'enyiindo ng'okolola oba oyasimula mulukkokkolalwo (Naye simungalo) .
3. Tewekwata mu maaso, mungalo oba ku mumwa.
4. Tolilaana nnyo bantu naddala abatawulila bulungi.
5. #Sigalaawaka bw'oba osobola!
lumiima mawaggwe abeera ku kintu okumala essawa 72. Ebintu ebyo ebyemirundi ettaano bijja kuyamba okwekkuma nebowangaliramu ngamuli balamu.