Mbasesudde Mukazambi

Mbasesudde Mukazambi
Download Image

Eddagala erigema lijja kutangira eri akawuuka Ka Delta. Singa kakutanda nofuna akawuka ako,eddagala elya kugemebwa lijja kusigala ngalikkuma eri okulwala n'okuffa. 

Ebituufu

Bwiino alaga nti akawuka ka Delta kayinza okuletera okulwala okwolutentezi, okusinga kubuwuka obubaddewo mwabo abatali bageme. Abantu abafunye akawuka ka Delta bangunyo okuddusibwa mumalwaliro okusinga kwabo abakwatiddwa akawuka ka Alpha oba obwasookawo.Abantu abagemeddwa bakyayinza okufuna obubonero obwokufekera okugeza nga okukolola, omusujja, omutwe oguluma nekyokuba nga tebakyawunyiriza.

https://www.cdc.gov/coronavirus/2019-ncov/variants/delta-variant.html